Recommended for you
Nzigwawo lwa buwoomiHmmm, hmmmNessim Pan Production
Eka we nakulira tewaali baseziTwazannyanga kakebe nalya ku binaziObukwansokwanso, mpafu, namungodiKyova olaba nasoboka nakula bunoniOluggya lwali lugazi nga twayasa ennaziTwapimanga ne dduulu twali bapimiNga taata musiibi ate maama musabiFfe b'olaba Katonda yatukuuma bugubiEka twali balunzi ate twali balimiNga tusiiba ku mata tusula ku magi, yeah eh
Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungiObulungi bunnumaMbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttamaObulungi bunnumaMundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungiObulungi bunnumaMbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttamaObulungi bunnuma
Eh, baatupimisa ruler nga batutondaTwakulira ku mupeera na butundaChai wa kisubi anoze akajaajaNga ssenga mutunzi y'atukuba ekikumbaNze gw'olaba mu budde bw'ekiro nga nnaaba gookyaNga twota ku muliro tuyanika ebikuntaTwakulira wagimu ffe twabalaTwalimanga n'emmwanyi zi nakabalaEbinyeebwa twabyanika nga tubisekulaTwakulira ku muwogo z'ensusu ze twakola
Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungiObulungi bunnumaMbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttamaObulungi bunnumaMundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungiObulungi bunnumaMbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttamaObulungi bunnuma
Kirinnuma okukootakoota buno obulungi bwendikoBwonna bukaddiweKirinnuma omukwano gwe nina omukwafu okukaddiwaGwonna guyiikeBaatuzaala ku Sunday lwali lwegguloNg'ensi nzikakkamu nga balya kyegguloDaddy fees yasasulanga mwakaHomework twakolanga lweggulo na maamaAkazungu twasoma ke kano ke tufuuwaZungu zungu like Sematimba